Colossians 2:20-22

20 aObanga mwafiira wamu ne Kristo ne musumululwa okuva mu magezi ag’ebintu ebyangu eby’ensi, lwaki mufugibwa ebiragiro ng’ab’omu nsi? 21Bino bye bimu ku biragiro ab’omu nsi bye bawa: Tolya kino, tokwata ku kiri oba nti tokomba ku kino. 22 bEbyo byonna ku nkomerero biriggwaawo kubanga biriba tebikyalina mugaso.
Copyright information for LugEEEE